Changes - John Blaq

Changes

4.4 of 5 stars
197 votes
Share this Song

Changes Lyrics

Ayabass 

Baby mukukufuna 

Nali ndowooza love yakusaaga

Ng'akalango okukakuba 

Olina kusasula teli kubanja 

Naye nakufuna namala 

Nakimanya okukula kulaba

Nze era nabilaba nalaba 

Kko nze kanfuneyo ono omuwala

Naye

Yegwe alina 

Yegwe alina 

Yegwe alina ebinyumira

Baby yegwe alina 

Amazima yegwe alina 

Yegwe alina 

Yegwe alina ebiwooma

Baby yegwe alina 

Ah bali nabalaba 

Nabalaba 

Namaze okubalaba 

Hmm tebiwera 

Ah me say 

Tebiwera tebiwera

Ate n'ekilala biteeka neku panic

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes 

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes

Wandiika bupya

Biri sangulawo

Kati ndi mupya movie yaffe y'elikko

Leeta ndeete

Nga bwetuteesa

Bino byendeeta mukwano byookya 

Ndi mupya ndi mupya

Omukwano gwo gutokotta

Nkimanyi nkimanyi 

Nakimanya nti gwe okira 

Mpimika pimika

Ka Chai kankatabule

Okawuute

Nsonyiwa ebyasoba

Naye

Yegwe alina 

Yegwe alina 

Yegwe alina ebinyumira

Baby yegwe alina 

Amazima yegwe alina 

Yegwe alina 

Yegwe alina ebiwooma

Baby yegwe alina 

Ah bali nabalaba 

Nabalaba 

Namaze okubalaba 

Hmm tebiwera 

Ah me say 

Tebiwera tebiwera

Ate n'ekilala biteeka neku panic

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes 

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes

Mbakuba ragga 

Mbakube ragga

Slow

 ðŸŽ¶ðŸŽ¶ðŸŽ¶

🎶🎶

🎶

My baibe baby

My bodyguard 

Omulunji wange

Your bwo buoy

Beibe

Gwe beibe wange

My bodyguard 

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes 

Lekka tukolemu changes..

Changes 

Love changes 

Changes

(instrumental break)

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App