Nomala onsiima
Maama Nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Ayabass
Buli muwala yetaaga care
Care
Care
Pedicure
Willer
Nina ekisungu baibe gyooli
Nalekawo ebitiibwa
Olwekyo kyooli
Eeh
Nina ebibuuzo binji gyooli
Kuba eyo danger love
Lwaaki walunjiwa ebilunji
Nomala onsiima
Maama Nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Nomala onsiima
Maama nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Musama
Mukiga
Ah
Oh baby
Nze simanyi baby
Oh mummy
Nkuwe ki mummy
Nesunze weekend
Nkutwaale muki dancehall baibe
Nasasudde n'enviiri
Gwe vvaayo nkusoosa mu saloon
Oh lala
Oh mama
Oh my sugar sugar
Lady lala
It's a provision ah
We goin' nah
Nga nkukute kumukono
Baby nah
Nomala onsiima
Maama Nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Nomala onsiima
Maama nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Balira bintu
Bali laba okuvuganya enkuba
Balimulabira ku hips ne figure
Balimulabira ku beauty n'enjola
Yoyo omwana
Ssente zangye
Zilye tezinuma
Ssente zangye
Come over olye ssente zangye
Nolyakira nkamata g'ente
Oli mukazi wange
Tekigaana bw'olya ssente zange
Nkimanyi okategedde
Ah nebali mubategeeze
Nomala onsiima
Maama Nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
Nomala onsiima
Maama nze
Sseguya baalinziika
Oh my baibe
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!