AKWAGALA
Ferrari
Drowning in your love
Shavix muze
Ahhah
Baby kalusomba
Njagala omanye
Bwenkufuna mpowa
Ndayira muga Katonda
Lwesikulabye, bulijoda ngoba
Yadenga ndi muganda
Naye bwenfuna gw'ebya mailo akenda mpowa
Njagala nga kyogamba
Nze kyensonga
Baby nkwegwanyiza
Yadenga wafuuka ganyana
Njakufunayo akatebe ntule
Ninde mpaka lwoligamba nti ye
Mutima mugumu nkimanyi one day you'll be mine
Njagala kuzimba lubiiri
Twegaliremu my love tube babiiri
Ebyabazade sitide namize pin
I wanna stay with my baby kyensaba
Don't deny
Nebwotambula nga tolinya
Nebwobayitako nga tobuuza, baby
Wafunye akwagala
Omukwano gwo guntuja
Ka smile ko kampunza, baby
Wafunye akwagala
Omukwano gwo baby gwansulo
Nfukirira everytime
Night and day
Ah don't let me down
Eh eh, eh eh
Nsaba Katonda akukume
Buli jolaga eyo
Ondowozeko eno
Mukwano munji eno
Ever miss me so bad
So badder
Malayika
Makanika
Mukwano nkwagala baby you cool me down
Bwebiruma
Yegwe gwebayita
Ompe ku ddagala baby omudokita
When you laugh you make my life feel brand new
Without you love I feel loose my glow
Omutima ogwange gusula eyo
Oguli eno gwegugwo oh
Nebwotambula nga tolinya
Nebwobayitako nga tobuuza, baby
Wafunye akwagala
Omukwano gwo guntuja
Ka smile ko kampunza, baby
Wafunye akwagala
Yadenga wafuuka ganyana
Njakufunayo akatebe ntule
Ninde mpaka lwoligamba nti ye
Mutima mugumu nkimanyi one day you'll be mine
Makanika
Malayika
Mukwano nkwagala baby you cool me down
Bwebiruma
Yegwe gwebayita
Ompe ku ddagala baby omudokita
Njagala kuzimba lubiiri
Twegaliremu my love tube babiiri
Ebyabazade sitide namize pin
I wanna stay with you my baby kyensaba
Don't deny
When you laugh you make my life feel brand new
Without you love I feel loose my glow
Omutima ogwange gusula eyo
Oguli eno gwegugwo oh
Nebwotambula nga tolinya
Nebwobayitako nga tobuuza, baby
Wafunye akwagala
Omukwano gwo guntuja
Ka smile ko kampunza, baby
Wafunye akwagala
.......................
Written by:
Mugisha Shaban and Ssemwanga Ashiraf
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!