Rukundo - Shavix Music Ug

Rukundo

5.0 of 5 stars
115 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Rukundo Lyrics

intro

verse

Hmm yeah

Shavix Muzee

Funnyboy.

Nakugambaki?

Sikulimbe!

Nakukaka ki, mukwano kyotakole!

Bulunji bwo bumenya bizimbe.

Eh, nsaba nkutimbe mubipande.

Nze sikulimbe.. nti oba nekoza.

Tondaba kutunula bwenti newuunya!!!?

Gwe atalina kisa mutima wakula otya?!

Bino binsuseko ntandise nokutyaaa.

Mp'orukundo!

Love yo nze jensaba "Rukundo" oh!

Nkwetimbe kumaso.

Nyumirwa entunulayo.

Nago amaso agoo...

[Corus]

(Njagala mbe ku side yo.

Hee!

Baibe nze wantonderwa.

Haa!

Nange nze  nakutonderwa ahaa.

Hey, hee!)×2

[Middle verse body]

Nkwagala mazima sibyalwari.

Onkubisa ndulu, mazina nzina mata'ali.

Hmm!

Kubya security nfula askaali.

Ndiwo kukuuma nga odikumpi nkuyita darly.

Hmm!

Baibe sokusa mukigali, mutima guluma gwe jira nojja wallayi...

Nzikiriza oli number emu.

Mubalunji oli first, gwe number emu.

Njakukwagala term ku term, love mpike nga sikowa, nga sikuvamu.

Hmm, yeah!

(Baibe nga sikuvamu!)

[Corus]

(Njagala mbe ku side yo.

Hee!

Baibe nze wantonderwa.

Haa!

Nange nze nakutonderwa ahaa.

Hey, hee!)×2

[Last verse]

Ninyenda omutima gwawe nyikehikane.

Nshaba "Rukundo" yawe jimpeereze!

Nze nkwetaga, mpulira onsude eddaalu.

Naye kangume kasita ndi side yo hmm.

Nze sikulimbe nti oba nekoza.

Tondaba kutunula bwenti newuunya!

Gwe atalina kisa mutima wakula otya?! 

Bino binsuseko, ntandise nokutyaaa.

Nkwagala mazima sibyalwari.

Onkubisa ndulu mazina nzina mata'ali

Hmm.

Kubya security nfula askaali, ndiwo kukuuma nga odikumpi nkuyita darly.

Yeah.

[Corus]

(Njagala mbe ku side yo.

Hee!

Baibe nze wantonderwa.

Haa!

Nange nze nakutonderwa ahaa.

Hey, hee!)×2.

Lyrics Written By: Mugisha.S. Shaban. (Shavix Music Ug)

Kagwirawo