Bambi - King Saha

Bambi

4.4 of 5 stars
502 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Bambi Lyrics

Verse 1Kati komya ekisa, mukwano bambi onsikaaKati gwe bwosekaa, eno gyendi bambi mpubaa nfaaNti banji bampagaa, nti bambi omwana aninaaMukwano tonswazaa, bambi tonswazaaOoooooh wendii, mukwano wendiiii, wendiiiMubinji wendiiii, naweBridgeNjagala netambula.... Nawe, naweMukwano binyuma ndi nawe, baby naweChorusNjagala gwe noberawo, noberawo, noberawoBuli woberawo, nange mberawo*2Verse 2Nfubye nkuwe omukwano munji bambi togaanaaBambiiiiii, bambiiiiiiManyi nti banji bakulumya Naye nze sibwendiBambiiiiii, bambiiiiiiNkuweki leero nebilala ntuma nze mbileeteeBambiiiiii, bambiiiiiiBridgeNjagala nkulabe nzeka, nzeka, nzeka, nzekaaaBambi, nzekaNewonanetolozaa, emirundi gyonaaaa, gyona, gyonaOoooohChorusNjagala gwe noberawo, noberawo, noberawoBuli woberawo, nange mberawo*2Verse 3Aaah,nyumisiza obulamu naweEeeh, gwe nawe, sagala ate ogyagale okyaweeeOoooh ensoobi nzikola nawe, ozikola naweSagala ate ozekwase naweee, Njagala obigambe nawe, mbikugambe naweGwe tubyegambe, tunwele naweee, hmmmmmBatulinze nawe, twanguwe naweBakimanyi nti tuliwamu nze naweeeeChorusNjagala gwe noberawo, noberawo, noberawoBuli woberawo, nange mberawo*4
Kagwirawo