Wekyanga - George max official

Wekyanga

5.0 of 5 stars
16 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Wekyanga Lyrics

Karma.   Yenze George max official.   Trixx production .

Lwaki obera nga wekyanga... ngolina amanyi lwaki obera nga wekyanga..

Lwaki obera nga wekyanga ngolina amanyi agasalawo lwaki wekyanga haaaahaa ngolinomu nze 

Omukwano gwaffe ngulaba nga Bob na Babie byoyitamu honey wewaawo don't worry nkusubiza mpeta mubyomukwano my princess.. mukwano my princess 

Nzikiriza nkutwaleko ewa daddy ne mummy balabe kumulunji gwenalonda mubanji nze sifudeyo kubyogerwa ntoli mwavu naye omukwano gwenkuwa nkusabye ogukuume ...gukumee hehe 

Lwaki obera nga wekyanga... ngolina amanyi lwaki obera nga wekyanga..

Lwaki obera nga wekyanga ngolina amanyi agasalawo lwaki wekyanga haaaahaa ngolinomu nze    

Lwali lwakuna lwewansisinkana omukwano guddemu nga nange nekyanze ngontambuza omutima nga nange gujeyo law 

Wandimbulidde nti olinayo guy nenkyimanya obudde bwange bwewazanyiramu bunuma he 

Gwe wakibalamu mbuno nalemwa nawonna omukwano gwo dear naguta nze nenfunayo muwala anjagala eyambererawo mpaka nakati 

Kati ngoonze nerabira jewandaba naka number kajjemu nange nakajjamu dda era silina nabudde.

Lwaki obera nga wekyanga... ngolina amanyi lwaki obera nga wekyanga..

Lwaki obera nga wekyanga ngolina amanyi agasalawo lwaki wekyanga haaaahaa ngolinomu nze   

Omukwano gwaffe ngulaba nga Bob na Babie byoyitamu honey wewaawo don't worry ...

Lwali lwakuna lwewansisinkana omukwano guddemu nga nange nekyanze ngontambuza omutima nga nange gujeyo law wandimbulidde nti olinayo guy nenkyimanya obudde bwange bwewazanyiramu bunuma 

Lwaki obera nga wekyanga ngolina amanyi lwaki obera nga wekyanga ngolina amanyi agasalawo lwaki wekyanga haaaahaa ngolinomu nze

MSport