Ndayira - George max official

Ndayira

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song

Ndayira Lyrics

Mubulunji gwe bawana abasajja gwe abalwanya wakula ebinyuma bano gwe abanyomya leka kyukamu ndabe wa wezigenda ohh wabamalawo bonabona obayiwa mpale nze kenakufunye omukwano kankuyire eddebe obatunuza bubi abamu bayiwe lebe ogenda kunzisa kuba ndaba bulyomu mulabe

Chorus

Ndayira okuba akapande olwattu ndugambe era Ndayira okwepena abagamba mbuno nkukyawe ehhh ehh 

Wumula nze abilina byowenjawenja nze abilina wumula nekunje nze alilina teri ensonga erema nga nze ajilimu.

Wumula gambye nze abilina byowenjawenja nze abilina wumula nekunje nze alilina teri ensonga erema nga nze ajilimu.

L

Verse.

Waliwa ngabafere banjuzayuza waliwa nga grave basenana waliwa nga bayaye bantematema buva waliwa nga cream bakenenula ehh.

Yegwe ansula mumbera yegwe enyweza nenywera yegwe ankeeza nenkeera olwegulo yegwe anyusa nenveera.

Chorus.

Ndayira okuba akapande olwattu ndugambe era Ndayira okwepena abagamba mbuno nkukyawe ehhh ehh 

Wumula nze abilina byowenjawenja nze abilina wumula nekunje nze alilina teri ensonga erema nga nze ajilimu

Wumula gambye nze abilina byowenjawenja nze abilina wumula nekunje nze alilina teri ensonga erema nga nze ajilimu.

Verse.

Ehhh ehhhh yeaa mubulunji gwe bawana abasajja gwe abalwanya wakula ebinyuma bano gwe abanyomya leka kyukamu ndabe wa wezigenda aahh.

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App