4/100
Namala - John Blaq

Namala

4.7 of 5 stars
57 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Namala Lyrics

Yeah eh

John Blaq bwo bwoy

(Kelly yoo)

Before nga sinakufuna 

Nalinayo kukawala eyo

Before nga sinakufuna 

Nalinamu kukawala eyo

Baby nga sinakufuna

Nalinayo ka girlfriend 

Baby nga sinakufuna 

Nalinayo ka roommate 

Yeah

Nga nakagaala

Nenkalambuza ekibuga kyamu Kampala

Nga byona byona 

Kandaga nti nze abisobola

Kumbe kalinayo ki fala eyo

Ekikakongola

Yeah eh

Kifala kyalina body

Nga sikisobola ate nga kisula Katwe

Eh yeah

Ate nze salina body

Nga sibisobola kulumba baana b'e Katwe

Eh yeah

Baby namala

Namala

Baby nze nateelera

Okuva lwenakufuna

Nze namala

Wabula namala

Nafuna anjagala

Baby nze nateelera 

Okuva lwenakufuna 

Nze namala

Kati ndi bulunji

Nze wenjogerera ewaka nsula bulunji

Okuva lwenakufuna owange nalulunji 

Omutima waagusiigako akalanji

Haah

Namala byona byenali noonya

Nembisanga mugwe omu

My baby lover

Abaali bansekerera

Nga balowooza nti ndibeera omu

Nafunye Cinderella 

Onkyamula

Mutima oteese kutaka 

Laba onkamula

Nebuuza akanyiriro okajja wa atakola

Gumpe omukwano nze baby gunkolera

Aaah

(Kuba kuba)

Baby namala

Namala

Baby nze nateelera

Okuva lwenakufuna

Nze namala

Wabula namala

Nafuna anjagala

Baby nze nateelera 

Okuva lwenakufuna 

Nze namala

Before nga sinakufuna 

Nalinayo kukawala eyo

Before nga sinakufuna 

Nalinamu kukawala eyo

Nga nakagaala

Nenkalambuza ekibuga kyamu Kampala

Nga byona byona 

Kandaga nti nze abisobola

Kumbe kalinayo ki fala eyo

Ekikakongola

Yeah eh

Kati ndi bulunji

Nze wenjogerera ewaka nsula bulunji

Okuva lwenakufuna owange nalulunji 

Omutima waagusiigako akalanji

Aah

Baby namala

Namala

Baby nze nateelera

Okuva lwenakufuna

Nze namala

Wabula namala

Nafuna anjagala

Baby nze nateelera 

Okuva lwenakufuna 

Nze namala

(Kuba kuba)

(Panda)

Ayabasi

Top Songs

Kagwirawo