From the east to the west
Kelly yo
Ayabass
Monday you call me baby
A Tuesday you call me honey
Wednesday wangambye yenze asinga your sugar daddy
Ku Thursday watandika okukyuuka
Nenkukubira Friday
Nongamba oli busy
Wanelabira oba
Bwoba wanelabira ngamba
Let me know
Bwoba ng'onfoolinga
Mbeera eno
Ng'essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know
Bwoba ng'ontestinga
Kubanga time nnyabo owestinga
Olwaawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Bwondaba onyiiga
Kyoka ate bw'obeera nebali oseka
Nze okulaba ku smile yo
Kilabika nina kusasula
Ssente mmeka zingambe (nsonde)
Bwemba nina kyenakukola kingambe
Bwekiba kisoboka neetonde
Cause girl I love you
And don't want nobody else yeah eh
Oba ntumye ebipande tubitimbe
Nkukakase
Nti olibeera my girl forever
Nkuwe assurance
Nti ndibeera naawe
Paka mweno ensi ih
Let me know
Bwoba ng'onfoolinga
Mbeera eno
Ng'essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know
Bwoba ng'ontestinga
Kubanga time nnyabo owestinga
Olwaawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Monday you call me baby
A Tuesday you call me honey
Wednesday wangambye yenze asinga your sugar daddy
Ku Thursday watandika okukyuuka
Nenkukubira Friday
Nongamba oli busy
Wanelabira oba
Bwoba wanelabira ngamba
Let me know
Bwoba ng'onfoolinga
Mbeera eno
Ng'essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know
Bwoba ng'ontestinga
Kubanga time nnyabo owestinga
Olwaawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Bwemba nina kyenakukola kingambe
Bwekiba kisoboka neetonde
Cause girl I love you
And don't want nobody else yeah eh