Mpanise - Damalie Dama

Mpanise

4.6 of 5 stars
24 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Mpanise Lyrics

Dama
Amujadi Arts

Mumutima nafuye
Mbadde mugumu naye baby ozitoye
Emikwano olina mingi egy'abawala
Ng’ate omanyi ebbuba nze nina lyakatale
Nkoye ne ba bestie bo abawala
Oba nkite kuba nze bino sisobole omutima guluma
Ngezako okw'egumya naye sikisobola
Walai biganye
Mukwano kyusamu

Aaaaa mpanise
Love erimu mikwano gyo eyo tesoboke
Abo abakuyita love
Kw'ossa ne bestie nze ndaba tekisoboke kankwetegule
Aaaaa mpanise
Love erimu mikwano gyo eyo tesoboke
Abo abakuyita love
Kw'ossa ne bestie nze ndaba tekisoboke kankwetegule

Wano Shirat yakubidde
N'olyoka owuna ng’abatise namenvu !
Wangana amasimu g’ekiro
Mbu gwe alina okukuba mazima otegezaki?
Omala ne week tojikubye
Okuba misana mbu lindako ndi kumirimu
Simanyi lwaki bwotyo bw'okola
Tomanyi mutima eno gw'olumya
Mikwano gyo abawala bosossa
Bwembogerako nze nfuuka omubi
Muli nkoye.

Aaaaa mpanise
Love erimu mikwano gyo eyo tesoboke
Abo abakuyita love
Kw'ossa ne bestie nze ndaba tekisoboke kankwetegule
Aaaaa mpanise
Love erimu mikwano gyo eyo tesoboke
Abo abakuyita love
Kw'ossa ne bestie nze ndaba tekisoboke kankwetegule

Top Songs