Kerere - Damalie Dama

Kerere

4.7 of 5 stars
17 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kerere Lyrics

Nze natera okutambuza ebigere
Nkutukeko nfuwe n'omulere
kuba Kati nfuse namuwere
Omutima gwo gukuba  kerere
gubera gumbuza
naze gwaki gwolumya ,
Nze njagala kulaba mwagalwa ,
Nsibye bw'omu gwolaba nze njagala kulaba mwagalwa.

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero

Eno kerere yomutima gwange, enfukidde ensonga munyumba .
kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana .
Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba
Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana

Wafuka Askari wobulamu wamanyiza love byompembejja binzita.
Ebyokunywa  tebinkolera yegwe akimala ate andetera amanyi
tetuzanya kantuntunuuuu ,
Nkweka nkukwekule mukwano sagala kufirwa
Ndabula abakwegomba, abakwetega bakwenenye bakwesonyiwe kuba oli wange ...

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?

Eno kerere yomutima gwange enfukidde ensonga munyumba
kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana
Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba.
kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana

Nkusaba bwoba oli eyo tulowozengako oyanguwe okudda
mulilwana ayomba nnyo ...... mbu kerere emususeko   .....ate nange nenkaaabaaa
nguminkiriza naye   bwenkumisinga   bintabukako
nkusaba ojje ondabeko nange nkuwe omukwano gwenterekedde emyaka jesikulabye nyabula .

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?

Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga munyumba (kerere y'omutima...)
kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa...?)
Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba.( kerere y'omutima)
kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa ....?)

Top Songs

MSport