📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Pawaboy
(Bagambe you're my Bebe)
Bebe, Bebe
Mello Kill it
2 Star
Abakugambako abakwesibako
(Bagambe you're my Bebe)
Nebwebajja banji nga bazze nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Tobawa na budde obagambirawo
(Bagambe you're my Bebe)
Ndi mukambwe nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Oh my bebe
Oli kyabugagga nkukweka wala
Siri kendeeza
Kukwata bulungi oli kyatika
Mwe mulabe omwana
Beauty ye olumu enkaabya
Bamwogerako naye apaana
Kwono kwesiva
Oh my bebe
(Tuula ku Okada tugende)
Tugende wala nnyoo
(Twende e Bulange tukumbe)
Abakugambako abakwesibako
(Bagambe you're my Bebe)
Nebwebajja banji nga bazze nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Tobawa na budde obagambirawo
(Bagambe you're my Bebe)
Ndi mukambwe nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Nze nina ebbuba
Nzinza nokusenguka
Nga ndabye akusiibula
Kawawa yantama
You only belong to me, to me
Ndi mukambwe okira ku Amin
Bazunga balinga mukka gwa mindi
Nja kwokya omuntu nze oluyi
Aaaah
Oh my bebe
(Tuula ku Okada tugende)
Tugende wala nnyoo
(Twende e Bulange tukumbe)
Abakugambako abakwesibako
(Bagambe you're my Bebe)
Nebwebajja banji nga bazze nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Tobawa na budde obagambirawo
(Bagambe you're my Bebe)
Ndi mukambwe nnyo
(Bagambe you're my Bebe)
Oh my bebe
Oli kyabugagga nkukweka wala
Siri kendeeza
Kukwata bulungi kuba
You only belong to me
(To me)
Ndi mukambwe okira ku Amin
Bazunga balinga mukka gwa mindi
Nja kwokya omuntu nze oluyi
You're only you're only my Bebe
(Tuula ku Okada tugende)
You're only You're only my Bebe)
(Twende e Bulange tukumbe)
Tugende wala nnyoo
(Bagambe you're my Bebe)
Tugende wala nnyoo
(Bagambe you're my Bebe)