Oh my God Oh my God
Is this a person or an angel
Buno obulunji buli too much
This beauty's overloaded
Adede down to the top (atukula)
Talina kamogo mumulabe (atukula)
Sikyanoonya no more
Abilina muzudde wuuno
Yoono
Gwebaali boogerako, yoono
Alibasinga obulunji, yoono
Police gwenonya, yoono
Olwokuba mulungi nnyo, yoono
Gwebaali bogerako, bona abasinga obulungi
Obulunji bwe musango gwakusasamaza bantu
Ono teyazanyira mu ttaka
Nobulungi bwe sibwakukaka
Amaaso ge amalungi nemunye ya kitaka
Obulungi bwe bumegga mitima ku ttaka
Hmmm she's a queen
Alabika ava mu lulyo lulangira
Oh my queen kambeere your Mumbowa
Nga akukwatako nzifunya ne nfungiza
Oh my beibe, come and be my baby
Bwomwenya nenkulabako eno mpona pain
In my veins all over my body
Ondimuli mu musaayi
Yoono
Gwebaali boogerako, yoono
Alibasinga obulunji, yoono
Police gwenonya, yoono
Olwokuba mulungi nnyo, yoono
Gwebaali bogerako, bona abasinga obulungi
Obulunji bwe musango gwakusasamaza bantu
Hmmm
Nze buli wenkulaba bwenti
Ka face ko akalungi
Kansika nga remote
Onkubisa masanyalaze volts ziri mutwalo
Onjagazaaki bambi
You driving me azonto
Nze bino byonkola you don't know
Anywhere you go I follow you
Adede down to the top yeah
Talina kamogo mumulabe
Sikyanoonya no more
Abirina muzudde wuuno
Yoono
Gwebaali boogerako, yoono
Alibasinga obulunji, yoono
Police gwenonya, yoono
Olwokuba mulungi nnyo, yoono
Gwebaali bogerako, bona abasinga obulungi
Obulunji bwe musango gwakusasamaza bantu
Pawaboy, Mello beats yeah
We di baddest yeah