Kitumbugulu - John Blaq,  Victor Ruz

Kitumbugulu

5.0 of 5 stars
9 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kitumbugulu Lyrics

African Bwa Bway

Jinja Bwoy

Ayabass 

Kitumbugulu kyirimu obukodyo obwa makyina 

Wewewamu akenge akanji male wakyina

(Baur)

Bwoba oli mu 

Kitumbugulu 

Koona enkangali 

W'olwawo kumuwafu Otangaala ak'akisa Wekeida okyamukiramu

Eh kano nakubye ggwanga mujje

Olwaleero nkoledde

Kino nkikola lw'abantu bange

Eh ehh eh

Yoya ky'oyoya 

Baleete

Tusasaanye ani atatya lumbe 

Baby zinamu

Ki ekigaanye

Eby'amalidaadi

Buli omu yaalisaanye okubyambala

Naye ozisoonda nezitawera

Bi mama ebilina obubina

Bikwaanibwa bazibbima

Ffe tusigalawo ng'abatalaba.

Tufanye kazi

Weziwera tulye

N'abagonda ebiwato

Bagulye

Buno obulamu bw'ensi

Tewaliba munansi

Alibukkutta

Tukkomekerera

Tubilese

Say

Nabuli wondilaana

(Tugende)

Tunyweemu ku beer

(Kiri okay)

Endongo bw'ekuba aah

Ooh ah

Kitumbugulu kyirimu obukodyo obwa makyina 

Wewewamu akenge akanji male wakyina

Bw'oba oli mu Kitumbugulu

Koona enkangali w'olwawo kumuwafu otangaala ak'akisa wekeida okyamukiramu

Wama baby

Gumira bbali 

Oli sweet wakati

Mpita yona gyoli girl

Ate nkole ki

Byona ebyange bibyo love

Nzize nzuuno yoola

Era ng'obwedda nkusuubiiza love letter

Nkulinze ffe tukole ka appointment ah

Your love yesingayo mu continent 

But let me see u later 

Tongamba nedda

Eby'amalidaadi

Buli omu yaalisaanye okubyambala

Naye ozisoonda nezitawera

Bi maama ebilina obubina

Bikwaanibwa bazibbima 

Ffe tusigalawo ng'abatalaba

Tufanye kazi

Weziwera tulye

N'abagonda ebiwato

Bagulye

Buno obulamu bw'ensi

Tewaliba munansi

Alibukkutta

Tukkomekerera

Tubilese

Baby ogonda

Ogonda ogonda 

Ogonda

(Kati no nyeenya obalage)

Baby ogonda 

Ogonda ogonda

Ogonda

(Kabina bigula)

Baby Ogonda

Ogonda ogonda 

Ogonda

(Nyeenya)

Baby Ogonda

Ogonda ogonda 

Ogonda

(Bigula bigula bigula bigula gwe)

Kitumbugulu kyirimu obukodyo obwa makyina 

Wewewamu akenge akanji male wakyina

Bw'oba oli mu kitumbugulu 

Koona enkangali 

W'olwawo kumuwafu Otangaala ak'akisa Wekeida okyamukiramu

Kagwirawo