VERSE 1
Lwaki weeraliikirira? Tofaayo, Katonda ali nawe
Ebyayita biweddewo, ebiseera eby'omu maaso tebimanyiddwa
Naye Katonda abimanyi, tofaayo, ali mu buyinza......
CHORUS
Tofaayo, Katonda ali naawe
Wesige Katonda, ajja kukulaba ng'a oyitawo
Ye lwazi lwo, ekitangaala kyo ekikulungamya
Tofaayo, Katonda ali naawe ekiro kino
VERSE 2
Ddi lw'onookoma okweraliikirira?
Nja kukoma kati Olw'okuba Katonda ali nange,
sometimes He's my shelter, my hiding place
Never leave me my God
CHORUS
BRIDGE
Tusitule emikono gyaffe eri Katonda mu ggulu
Tugambe... Aleluya!
Tweebaze n'okutendereza
Nolw'okwagala kwa Katonda n'okusaasira kwe,
Yesu ye gwe mulokozi waffe, mu buli ngeri
VERSE 3
Mu kizikiza, Ye musana gwange
Mu kibuyaga, Ye mukumi wange
Mubuli mbela njakumwesigwa nvemu okutya kwange
Katonda ali nange, okuyita mu maziga gange....
CHORUS
VERSE 4
Nja kwesiga obulungi bwa Katonda, n'okwagala kwe
Ye Kitange, yatumibwa okuva waggulu nange
mugobelele, era nokubuusabuusa kwange kunvemu
Katonda ali nange, ela talindeka
FINAL CHORUS
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!