INTRO
(Oh hey)
(Heh)
Katonda munene
Katonda munene
VERSE 1
Yesu wange nga oli mulungi
Obadde sanyu obadde bulamu mu nsi eno (oh)
Sifuddeyo bwe mbasinattuka gyengenda
Maliridde mbeere nawe Mukama
Bw'embamugwe abalabe bange basasana
Endwadde ziwona ssetaaga musawo yenna
CHORUS
Yesu wange mulungi (oh yeah)
Yesu wange mulungi (oh)
VERSE 2
Abadde nange kamwebazenga
Angabiridde ambeereddewo mu ngendo zange
Mubasibe bonna ye loya
Gwemwekwate yew'amanyi
(Ooh)
(Ooh)
(Ooh)
VERSE 3
Njakwesiga nga'obulungi bwo Mukama kubayayamba
Yensibuko yo bulamu bwange kitange
Ombeereddewo onkumye
Mukama hey kankwebazenga
(Ooh)
(Ooh)
(Ooh)
Kankwebazenga....
CHORUS
Yesu wange mulungi (oh Yesu mulungi)
Yesu wange mulungi (oh yankumye)
Ombeereddewo onkumye
Mukama oh kankwebazenga
Yesu wange mulungi (oh)
Yesu wange mulungi (bwemba mwoyo mbela mugumu)
Yesu wange mulungi (mulungi ye gwe)
Yesu wange mulungi (nawe mwesige)
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!