(Intro)
AHH tutendereze mukama
Kubanga mukama Mulungi nyo
Okusinga ebintu byona
Hallelujah
[Verse 1]
Otuwade omukisa otwagala
Okyusiza emitima gyaffe
Okyusiza obulamu bwaffe
Glory Glory Hallelujah
[Chorus]
Tukutendereza Mukama olwebyo byokoze
Tukutendereza Mukama olwebyo byokoze
We praise you Lord for what you have done
Tunakusifu Bwana kwa ulichofanya
Tunakusifu Bwana kwa ulichofanya
[Verse 2]
Ombusizza emitego jabalabbe bange
Okyusiza endowozza zaffe
Ompadde amanyi okusinza elinyalyo
Glory Glory Hallelujah
[Chorus]
(Interlude)
Mikono wagulux2 ehh
Mikono wagulux2 kwa ulichofanya
Winner winnerx2 winner
Jump like a winnerx2 winner
Higher higherx2 higher
Cheza chezax2 cheza
Dance dancex2 dance
Somebody scream........
[Bridge]
Yakuyamba nga Oli mubufumbo
Yakuyamba nga mumilimujjo
Yakukuma nga Oli mungendo zzo
Yensonga tumuwa ekitibwa
Oyo Yesu tandesse kukaba
Oyo Yesu tandesse kuddaga
Yensonga tumuwa ekitibwa
Oyo Yesu abadewo kulwaffe
aah......
[Chorus]
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!